22.7 C
Kampala
Monday, October 18, 2021
- Advertisement -

TAG

Agafa e Mengo

Buganda esse omukago n’aba AIDS Commission okulwanyisa Mukenenya

Obwakabaka busse omukago ne Uganda okulwanyisa Mukenenya mu Buganda awamu n’okwongera okumanyisa abantu ba Beene ku...

Waliwo abakwatirwa Buganda ensaalwa olw’okulaga Kabaka omukwano – Owek. Mayiga

Obubaka buno Katikkiro Mayiga abuweeredde mu Bulange bw’abadde atikkula  Oluwalo okuva mu ggombolola ez’enjawulo eziri mu Buddu ku Lwokubiri.

Katikkiro Mayiga atongozza eng’oma Ggwangamujje okulwanyisa Covid-19

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga, ekisinga okutta bantu mu bulwadde buno kwe kuba nti obulwadde buno bwetooloddwa obutamanya era abantu n’ebintu ebyandibayambye babyesammula nga balowooza nti birimu akabi.

Omulangira Wasajja akuutidde ababaka ku nsonga z’ettaka

Bino Omulangira  Wasajja abyogedde atikkula Bannabulemeezi okubadde ababaka ba Palamenti awamu n’abaami b’amagombolola,  oluwalo wano mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Buganda okunyweza ebyayo tekifeebya bitundu birala – Katikkiro Mayiga

Ku nsonga y’ettemu eriri e Buddu, Katikkiro Mayiga ayagala gavumenti enyweze obukessi era ekigendererwa ky’ettemu lino kimanyibwe awamu n’abo abavujjirira obutemu buno.

Kabaka yakomyewo okuva e Germany- Katikkiro Mayiga

Empologoma yakomyewo bulungi okuva e Germany gy’ebadde okulaba abasawo n’okukola ku mirimu gya Kabaka’s Foundation."

Latest news

Ugandan sports photographer Batanudde declared Africa’s best

He beat stiff competition from Antony Munge(Kenya) and Nantenaina Rakotondranivo (Madagascar) with whom he had been listed after being chosen from a multitude of entries.

Owe Mankidye afiiridde mu kadukulu ka poliisi e Masaka

Police e Masaka ebakannye nokunonyereza ku muvubuka eyafiiridde mukaduukulu kaayo nga bakamutuusa. Ono ategerekese nga ye...

Kenyan athlete Agnes Tirop found dead in her house

Reports say the former World Cross Country junior runner was found by neighbors who had gone to check on her after altercations in her home on Tuesday night.

How and where to buy MTN Uganda shares

One can apply for these shares via USSD or using the mobile app and through other channels.

Nnaabagereka asabye gavumenti eyongere ku mutindo gw’ebyenjigiriza eri abaana abawala

Nnaabagereka  asabye gavumenti okutereeza ebyensoma, abayizi naddala abawala basobole okufuna ebyensoma ebikwatagana n’emyaka gyabwe.
- Advertisement -