Ebifananyi: Gavumenti eddizza Buganda emotoka ya Muteesa

0

Gavumenti ya wakati eddizza Obwakabaka emotoka Ssekabaka Muteesa II mweyatambuliranga ey’ekika kya Rolls Royce.

Minisita Butime nga akwaasa Omulangira David Wasajja ebiwandiiko by’Emotoka ya Ssekabaka Muteesa ll | Buganda Kingdom.

Minisita webyobulambuzi Hon. Tom Butime yajikwasizza Omulangira David Kintu Wasajja kulwa Gavumenti.

Emotoka eno ebadde ekuumibwa mu Uganda museum e Kamwokya.

Katikkiro Charles Peter Mayiga wamu n’Omulangira Wasajja nga betegereza e motoka.
E motoka ya Ssekabaka Muteesa ll nga bwefanaana olwareero.
Katikkiro, Omulangira Wasajja wamu ne Minista Butime nga betegekera ekifananyi ekyawamu n’Abakungu abalala.