Buganda etongozza ekitongole kya insurance

•Boodi ekulemberwa Dr. Evelyn Nabakka Kigozi

0
Advertisement

Omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’obuyiiya ne tekinologiya Owek Twaha Kigongo Kaawaase atongozza Boodi ya Weerinde Insurance Services Ltd.

Boodi ekulemberwa Dr. Evelyn Nabakka Kigozi.

Advertisement

Board nga bweyimiridde;

Dr. Evelyn Nabakka Kigozi; (Mugunjuzi mu kitongole kya ICT e Makerere era ye Ssentebe wa Finance trust bank).

Sam Ntulume; (Omumyuka wa Ssenkulu wa NCB Bank)

Badru Ntege; (munnabyanusuuzi. Atuula ku board ez’enjawulo, alina kampuni y’ebya kalimagezi gyakulira).

Muky. Alice Damulira. (Yaliko Human Resource manager mu Uganda Red Cross, yoomu ku ba director ba St. Mark’s College Namagoma).

Ronnie Mutebi. (Yaliko head of treasury mu Bank of Africa, ye mutandisi wa Bright Stars Fc).

Simon Ssekankya; (Musuubuzi mukuutivu era ye nnannyini Hardware World)

Eria Kabiswa Zizinga; (Ye Nnannyini Kampuni ye Ssekanyolya Security systems)

Advertisement
KAMPALA BUSINESS RADIO