Ebifanaanyi: Bobi Wine asitudde ebikonge bya Bulaaya

0

Olwa leero omukulembeze wekibiina kya NUP era nga yemukulembeze wa ”People Power’ ate nga ye Mubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) akyazizza Ebikonge by’abakungu okuva mu mumukago ogutaba amawanga ga Bulaaya (European Union).

Ababaka bamawanga okuli Austria, Nederlands, Hungary, Ireland, France, Denmark namalala bebagenyiwaddeko ku kitebe kya NUP-People Power e Kamwokya, nebeetaba mu kafubo akakulunguludde essaawa kumpi taano n’abakulembeze bekibiina nekisinde ki People power.

Laba ebimu ku bifaananyi ebaddeyo: