AUDIO: Mujibu Kasule simumativu ku misolo egiretebwa mu mupiira

0
Advertisement

Nannyini Proline FC Mujibu Kasule simumativu n’engeri gavumenti gyeteekateeka okuteega emisolo emijja ku club wamu n’abasambi b’omupiira mu Uganda. Okusinziira ku ddoboozi mu katambi ketukuleteedde, Mujibu agamba nti embeera eno yandimugoba mu mupiira!

Ku Lwomukaaga, omukulembeze w’omupiira mu ggwa Eng Moses Magogo yayanjulidde ba Kaputeeni ba tiimu za UPL ne Big League enteekateeka ya Gavumenti ey’okussa emisolo okuli ‘Pay As You Earn (PAYE) wamu ne NSSF. Kasule agamba nti bino club ezisinga mu Uganda tezibisobola. Wulira ebisingako mu katambi.

Advertisement

Audio credit: Record Media.

Advertisement
KAMPALA BUSINESS RADIO